Imaamu Nasser Mohammad Omu’Yemeni

24 - Rabi al-Thani - 1441 AH
09 - 12 - 2020 AD
09:01 am
_____________

Corona Virus no’okulangilira ekyamagero eky’okuwonyezebwa nga ssi ( tokozesezza) vaccine obba eddagala

Mu linnya lya Allah omusaasizi, asinga ekisa, Okuva ew’omuddu wa Allah era omufuzi gwe y’alonda, Nasser Mohammad, eri abantu bbona.
Abange mwe abantu, nze imamu Mahdi (omuffuzzi alungamiziddwa), Nasser Mohammad, sili mufuzi eyalondebwa Allah ku Yemeni yokka wabula omufuzi eyalondebwa Allah ku nsi yyonna. (ndayira) nga Allah yemujjulizi, tewari njawulo mu maaso gange wakati w’omuyemeni n’omuntu omu’china
Abange mwe abafuzzi ba’abantu,na’ababawaamu ebilagiro, nabuli omu atuuse kubulungi mubawalabbu n’abatari bawalabbu, ne mubasiraamu n’abatari basiraamu,muwulilize ate mufumintilize ennamula gyengenda okubawa n’amazima, nga kyekigambo ekisalawo ekitari kyakutwalibwa nga oky’okuzannyisa
Ndayira mu linnya lya Allah, omu bwati,assukuluma ammani, nti ssimanyiiyo ku vaccine yonna ( muzemuyina) oba ekiwonya ekyo ekibari mubifuba ekiva kukibonyobonyo kya Allah okujjako nti mwewombeeke era musome edduwa eno wammanga nga temutaddeemu malala eri omufuzi eyalondebwa Allah, Al Mahdi ( alungamizziddwa ) Nasser Mohammad . era ebigamba by’okujjawo ekibonyobonyo ekyo ekiri munda mubifuba nti wewombeeke eri Allah era oyogere n’edduwa eri Allah eno wammanga.
“Rabbana ( Our Lord ) twesobezza, era w’otatusonyiwa n’otabeera wa’akisa gyeturi, mazima tujja kubeera mw’abo abafiirwa. ( losers )”
Awo oluvannyumma lw’okwenennya, buli omu agambe,
“ Ya Allah, nze ndi muddu wo, nkusaba nga nkakasa nti tewari kisinzibwa kyonna okujjako GWE., era nga nkakasa ekisaakyo kye weewandiikako, era nga nkakasa obunnenne obw’essanyu lyo elyo’munda errisinga okusanyusibwa okw’ejjana, nti omponye ekibonyobonyo kya corona oba okiwugule okuva gyendi nga bwendi omukkiriza mu muyita (caller ) eri amazima agava gy’Oli
Ya Allah tujjeko ekibonyobonyo kyo, okuva mu buli nsonda gyekifubutukamu tusobole okugoberera ekkubo ely’amazima eliva gy’Oli. Era otuwe ammannyi okutuukiriza kyetukusuubizza. Owange Gwe ajja wakati w’omuntu n’omutima gwe, nga tuyina kisaakyo kyokka ekyo kyeweewandiikako, wootatusonnyiwa no’otatuteekako ekisa kyo, mazima tujja kubeera mw’abo abafiirwa. Ya Allah wagamba mu ayyati entukuvvu mukitabo kyo “ Era mukammaawo agamba, munsabe, njakubaanukura” {surati 40- ghaffiru, ayyati; 60 }

Era edduwa n’okwetonda biva eri nze, nga okwanukula kuva eri Gwe era Gwe tomenyawo ndagaano yo. Oggulumizibwe mukama waffe. Endagaano yo y’amazima era gwe asinga ekisa.
Ya Allah tuwe ammanyi okutuukiriza byetukusuubiza okugoberera omuyyita eri Allah ow’ensi yyonna, omuffuzi eyalondebwa Allah ku nsi imaamu Mahdi ( alungamiziddwa) Nasser Mohammad Omu’Yemeni. Ya Allah kola okuyimusa kwe ekyengera gyeturi so ssi ekibonyobonyo gyeturi olw’okukuba omugongo okuyita eri amazima okwa imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu’Yemeni
Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu’Yemeni

https://alyamani.me/showthread.php?t=41435