Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni

19— Rabi’ Thani — 1444 AH
13— November — 2022 AD
03:08 AM
Okusinziira ku ssaawa entongole eza Mecca (mama wa tawuni zzonna)

________

Leka oyo'yenna atanjagala ye'esimire entaana ye.

Abange abantu, muwulirize ekyo era mutegeele gano amawulire: Allaah andagidde mu'kwolesebwa okw'amazima mu tuloo twange ku lw'omukaaga, Novemba 12, 2022, okulangirila ekiddilira kino.

"Leka oyo'yenna atanjagala ye'esimire entaana ye"


Nze mpalanibwa (siyagalibwa) abo bokka abatayagala sannyu lya Allaah olwo YE nafuula emirimu gy'abwe ejitayina kyejili olw'obutakkiriza mu kuyita kwange okw'okusinza essanyu lya Allaah nga kwekusanyusibwa okusingayo. Okusanyusibwa okusingako okusanyusibwa okw'ejjana YE era yensonga lwaaki YE yakutonda mukusookela ddala. Nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allaah Ayimusiddwa:
فَتَوَلَّ عَنْهُمْ فَمَا أَنتَ بِمَلُومٍ ‎﴿٥٤﴾‏ وَذَكِّرْ فَإِنَّ الذِّكْرَىٰ تَنفَعُ الْمُؤْمِنِينَ ‎﴿٥٥﴾‏ وَمَا خَلَقْتُ الْجِنَّ وَالْإِنسَ إِلَّا لِيَعْبُدُونِ ‎﴿٥٦﴾‏ مَا أُرِيدُ مِنْهُم مِّن رِّزْقٍ وَمَا أُرِيدُ أَن يُطْعِمُونِ ‎﴿٥٧﴾‏ إِنَّ اللَّهَ هُوَ الرَّزَّاقُ ذُو الْقُوَّةِ الْمَتِينُ ‎﴿٥٨﴾‏ فَإِنَّ لِلَّذِينَ ظَلَمُوا ذَنُوبًا مِّثْلَ ذَنُوبِ أَصْحَابِهِمْ فَلَا يَسْتَعْجِلُونِ ‎﴿٥٩﴾‏ فَوَيْلٌ لِّلَّذِينَ كَفَرُوا مِن يَوْمِهِمُ الَّذِي يُوعَدُونَ ‎﴿٦٠﴾‏

Chapter: 51— Verses: 54-60


Naye nga essanyu lya Allaah, okusanyusibwa okusingako obunene okusinga okusanyusibwa okw'ejjana YE, teriyagalibwa muntu yenna okujjako sitaani ezeekalakaasa ezizalawa essanyu lya Allaah ku baweereza BE era zifuba okukyuusa abantu okuva ku dyo?! Kubanga zzo za'agala mwe mujeeme nga zzo zzennyini kyezikoze, mube nga zzo mu kubetenta (kw'omuliro) kulw'obutatuukiriza kisuubizo Kya Allaah eri abaweereza BE no'obutaluubilirwa (okutuuka) kukusanyusibwa okusinga okw'essanyu LYE yadde okusanyusibwa KWE okutono okw'ejjana YE. Nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allaah Ayimusiddwa:
وَعَدَ اللَّهُ الْمُؤْمِنِينَ وَالْمُؤْمِنَاتِ جَنَّاتٍ تَجْرِي مِن تَحْتِهَا الْأَنْهَارُ خَالِدِينَ فِيهَا وَمَسَاكِنَ طَيِّبَةً فِي جَنَّاتِ عَدْنٍ ۚ وَرِضْوَانٌ مِّنَ اللَّهِ أَكْبَرُ ۚ ذَٰلِكَ هُوَ الْفَوْزُ الْعَظِيمُ ‎﴿٧٢﴾‏
Chapter: 9 — Verse: 72


Nabayanirizaako ku kintu kyonna ekitari obutagatta ba kiyaambi ne Allaah yadde okuyita ekintu kyonna okujjako YE? Nga offudde (okufaayo) nti tewari bateesa (mediators) wakati wa'baweereza n'omulezzi asinzibwa ssi' mubulamu bw'ensi yadde (nga) tuvuddewano? Atiibwa era Ayimusiddwa wagulu ye Allaah Omunene! Naye nga kuno ssi kwe'kuyita okwa ba'nnabbi ba Allaah (bbonna) okuva mu ma'jinni n'abantu?!


Oyo'yenna agaana okuyita kw'omufuzi wa Allaah, Al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, agaanye okuyita kw'ababaka ba Allaah bonna, okuva mu ma'jinni n'abantu, okusinza Allaah yekka ewatari bakiyambi bali na'YE. Nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allaah Ayimusiddwa:
ذَٰلِكُم بِأَنَّهُ إِذَا دُعِيَ اللَّهُ وَحْدَهُ كَفَرْتُمْ ۖ وَإِن يُشْرَكْ بِهِ تُؤْمِنُوا ۚ فَالْحُكْمُ لِلَّهِ الْعَلِيِّ الْكَبِيرِ ‎﴿١٢﴾‏ }
Chapter: 40 — Verse:12


Ndayira ne Allaah O'OYO ewatari katonda okujjako YE, Teri no'omu atanjagala okujjako o'oyo atayagara ssanyu lya Allaah. Era ani oyo atayagara ssanyu lya Allaah okujjako sitaani eyeekalakaasa era omulabe wa Allaah, ababaka BE n'omufuzi WE Imaamu Mahdi?! Mazima Allaah mulabe wa'abalabe be'emikwaano GYE. Nga kikwatagana n'ekigambo Kya Allaah Ayimusiddwa:
قُلْ مَن كَانَ عَدُوًّا لِّجِبْرِيلَ فَإِنَّهُ نَزَّلَهُ عَلَىٰ قَلْبِكَ بِإِذْنِ اللَّهِ مُصَدِّقًا لِّمَا بَيْنَ يَدَيْهِ وَهُدًى وَبُشْرَىٰ لِلْمُؤْمِنِينَ ‎﴿٩٧﴾‏ مَن كَانَ عَدُوًّا لِّلَّهِ وَمَلَائِكَتِهِ وَرُسُلِهِ وَجِبْرِيلَ وَمِيكَالَ فَإِنَّ اللَّهَ عَدُوٌّ لِّلْكَافِرِينَ ‎﴿٩٨﴾‏ وَلَقَدْ أَنزَلْنَا إِلَيْكَ آيَاتٍ بَيِّنَاتٍ ۖ وَمَا يَكْفُرُ بِهَا إِلَّا الْفَاسِقُونَ ‎﴿٩٩﴾
Chapter: 2 — Verses: 97-99


Ensonga emaze okusalibwaawo era kilabika'nga ke'kaseera okukakasa (obutuufu) mw'ekyo ekyajja mukiwandiiko kino wansi, n'omutwe:
Mazima ekibamba Ky'olutalo lwa Corona n'olutalo lw'embeera y'obudde kijja kweyongera.
https://alyamani.me/showthread.php?p=365790

Omufuzi wa Allaah ku'nsi yonna; Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni.
___________
https://alyamani.me/showthread.p...65#post_400265